About
Omusomo guno gulaga emboozi n’obubaka bwa bannabbi ba Baibuli. TWOR evvuunuddwa mu nnimi nnyingi okusobola okuweebwa ku mpewo okwetoloola ensi yonna. Nga tukozesa ebiwandiiko okuva mu ROCK International, omusomo guno guvvuunulwa mu Luganda ogwa pulogulaamu za leediyo kikumi, ez’eddakiika 15 ezaasooka okuwandiikibwa mu lulimi Oluwolof mu Senegal, West Africa.